Genesis 15:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ye n'agamba nti: “Mukama Omuyinza, nnaamanyira ku ki nga nzija kugifuna?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ibulaamu n’addamu nti, “Ayi Mukama nnaamanya ntya nti eriba yange?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ibulaamu n'ayogera nti, “Ai Mukama Katonda, n'akakasiza ku ki nga ndigisikira?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Aburaamu n'agamba nti: “Ayi Mukama Katonda, nnaamanyira ku ki ng'eriba yange?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ayogera nti Ai Mukama Katonda, kiki ekinantegeeza nga ndigisikira?