Genesis 17:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda bwe yamala okwogera ne Yiburayimu, n'agenda waggulu okuva awaali Yiburayimu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Katonda bwe yamala okwogera naye, Ibulayimu n’ava we yali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda bwe yamala okwogera ne Ibulayimu, n'ava awali Ibulayimu n'agenda.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda bwe yamala okwogera ne Aburahamu, n'ava awali Aburahamu, n'agenda.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'aleka okwogera naye, Katonda n’alinnya n'ava eri Ibulayimu.