Genesis 18:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama n'agamba Yiburayimu nti: “Lwaki Saara asese ng'agamba nti: ‘Nze akaddiye ati ndizaala omwana?’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama n’abuuza Ibulayimu nti, “Lwaki Saala asese ng’agamba nti, ‘Ndiyinza okuzaala omwana nga nkaddiye?’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama n'agamba Ibulayimu nti, “Lwaki Saala asese ng'agamba nti, ‘Mazima ndizaala omwana nga nkaddiye?’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Mukama n'agamba Aburahamu nti: “Lwaki Saara asese, n'agamba nti: ‘Ddala ndizaala omwana nga nkaddiye?’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'agamba Ibulayimu nti Kiki ekimusesezza Saala, ng'ayogera nti Mazima ndizaala omwana nga nkaddiye?