Genesis 18:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Saara olw'okutya ne yeegaana nti: “Sinnaseka.” Oli n'amugamba nti: “Nedda, osese.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Saala ne yeegaana ng’agamba nti, “Si sese,” kubanga yali atidde. N’amuddamu nti, “Nedda osese.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Saala n'alyoka yeegaana, ng'ayogera nti, “Sisese;” kubanga yatya. N'ayogera nti, “Nedda; naye okuseka osese.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Saara ne yeegaana nti: “Sisese,” kubanga yatya. Oli n'addamu nti: “Leka kwegaana, osese.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Saala n'alyoka yeegaana, ng'ayogera nti Sisese: kubanga yatya: N'ayogera nti Nedda; naye okuseka osese.