Genesis 18:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'agamba nti: “Mukama wange, obanga nsanze ekisa mu maaso go, omuweereza wo tomuyitako buyisi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’agamba nti, “Mukama wange obanga ndabye ekisa mu maaso go, toyita ku muddu wo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'ayogera nti, “Bakama bange, bwe mulaba nga nsaanidde, mbeegayiridde mukyameko mu maka gange, temumpitako.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
n'agamba nti: “Mukama wange, kkiriza okyameko ew'omuweereza wo, tomuyitako, nkwegayiridde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'ayogera nti Mukama wange, oba nga kaakano ndabye ekisa mu maaso go, tova wali muddu wo, nkwegayiridde: