Genesis 18:33 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama bwe yamala okwogera ne Yiburayimu, n'agenda; ne Yiburayimu n'addayo ewaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama bwe yamala okwogera ne Ibulayimu n’agenda, ne Ibulayimu n’addayo ewuwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama bwe yamala okwogera ne Ibulayimu n'agenda, ne Ibulayimu n'addayo ewuwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama bwe yamala okwogera ne Aburahamu, n'agenda, ne Aburahamu n'addayo eka.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama ne yeegendera, bwe yamala okwogera ne Ibulayimu: Ibulayimu n'addayo mu kifo kye.