Genesis 18:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bamubuuza nti: “Mukazi wo Saara aluwa?” N'ayanukula nti: “Ali mu weema.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bamubuuza nti, “Saala mukyala wo ali ludda wa?” N’addamu nti, “Ali mu weema.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bamubuuza nti, “Ali ludda wa Saala mukazi wo?” N'addamu nti, “Ali mu weema.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bamubuuza nti: “Mukazi wo Saara ali ludda wa?” N'addamu nti: “Ali mu weema.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bamugamba nti Ali ludda wa Saala mukazi wo? N'ayogera nti Laba, ali mu weema.