Genesis 19:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama n'atonnyesa ku Sodoma ne Gomorra ebibiriiti n'omuliro nga biva ew'Omukama mu ggulu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Mukama n’atonnyesa ku Sodomu ne Ggomola omuliro n’obuganga okuva mu ggulu;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama n'alyoka atonnyesa ku Sodoma ne ku Ggomola omuliro n'obuganga nga biva mu ggulu;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Mukama n'atonnyesa ku Sodoma ne Gomora omuliro n'obuganga, nga biva mu ggulu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'alyoka atonnyesa ku Sodoma ne ku Ggomola omuliro n'ekibiriiti nga biva mu ggulu;