Genesis 19:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yiburayimu bwe yazuukuka ku makya, n'ajja ku kifo we yayimirira mu maaso g'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ku makya ennyo Ibulayimu n’agenda mu kifo mwe yayimiririra mu maaso ga Mukama;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe bwakya enkya Ibulayimu n'agenda mu kifo kiri mwe yasisinkanira Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Aburahamu n'akeera enkya ku makya, n'alaga mu kifo mwe yayimirira mu maaso ga Mukama,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ibulayimu n'agolokoka enkya mu makya n'agenda mu kifo mwe yayimirira mu maaso ga, Mukama: