Genesis 19:36 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe batyo bawala ba Loti bombi ne baba embuto nga bazifunye ku kitaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe batyo bawala ba Lutti bombi buli omu n’aba olubuto nga lwa kitaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe batyo abaana ba Lutti bombi abawala ne baba embuto za kitaabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe batyo abaana ba Looti bombi abawala, ne baba embuto za kitaabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe batyo abaana ba Lutti bombi abawala ne baba embuto za kitaabwe.