Genesis 19:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Mbeegayiridde, baganda bange, temukola kya bugwenyufu ekyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’abagamba nti, “Baganda bange mbasaba temukola kibi kifaanana bwe kityo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ayogera nti, “Mbeegayiridde, baganda bange, temukola bubi obwenkanidde wano.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'agamba nti: “Baganda bange, mbeegayiridde, temukola kibi kyenkanidde awo!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ayogera nti Mbeegayiridde, baganda bange, temukola bubi obwenkanidde wano.