Genesis 2:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe kityo eggulu n'ensi ne bimalirizibwa ne nnamunkukumbo waamu yenna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe bityo eggulu n’ensi awamu ne byonna ebigirimu ne biggwa okukolwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe bityo eggulu n'ensi, n'ebirimu byonna, ne biggwa okukola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe bityo eggulu n'ensi, n'ebibirimu byonna, ne biggwa okukola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne biggwa okukola eggulu n'ensi n'eggye lyabyo lyonna.