Genesis 2:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Zaabu w'omu nsi eyo mulungi; eyo osangayo budelliyo n'ejjinja oniki.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ne zaabu y’ensi eyo nnungi; mulimu bideriamu n’amayinja onuku.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
ne zaabu ey'omu nsi eyo nnungi; mulimu bedola n'amayinja aga sokamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ddala ensi eyo erimu zaabu omulungi, n'ebyakawoowo ebitasangikasangika, era n'amayinja ag'omuwendo!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
ne zaabu ey'omu nsi eri nnungi: mulimu bedola n'amayinja sokamu.