Genesis 2:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama Katonda n'alagira omusajja nti: “Okulya ku muti gwonna ogw'omu nnimiro, ekyo osobola,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama Katonda n’alagira omuntu nti, “Emiti gyonna egy’omu nnimiro olyangako,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama Katonda n'alagira omuntu n'amugamba nti, “Buli muti ogw'omu lusuku olyangako nga bw'onooyagalanga;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'amugamba nti: “Buli muti ogw'omu nnimiro, olyangako nga bw'onooyagalanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama Katonda n'alagira omuntu n'amugamba nti Buli muti ogw'omu lusuku olyangako nga bw'onooyagalanga: