Genesis 2:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
naye omuti ogw'okumanya obulungi n'obubi togulyangako; anti olunaku lwonna lw'oligulyako, oli wa kufa.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
naye omuti ogw’okumanya ekirungi n’ekibi ogwo togulyangako, kubanga lw’oligulyako tolirema kufa.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye omuti ogw'okumanya obulungi n'obubi togulyangako, kubanga olunaku lw'oligulyako lw'olifa.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye omuti oguleeta okumanya ekirungi n'ekibi togulyangako, kubanga olunaku lw'oligulyako, tolirema kufa.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye omuti ogw'okumanya obulungi n'obubi togulyangako: kubanga olunaku lw'oligulyako tolirema kufa.