Genesis 2:18 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama Katonda n'agamba nti: “Si kirungi muntu kubeera yekka; nzija kumukolera omuyambi amusaanira.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama Katonda n’ayogera nti, “Si kirungi omuntu okuba yekka, nnaamukolera omubeezi amusaanira.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Mukama Katonda n'ayogera nti, “Si kirungi omuntu okubeeranga yekka; nnaamukolera omubeezi amusaanira.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Mukama Katonda n'agamba nti: “Si kirungi omuntu okubeera yekka. Nja kumukolera omubeezi amusaanira.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama Katonda n'ayogera nti Si kirungi omuntu okubeeranga yekka; n'amukolera omubeezi amusaanira.