Genesis 2:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olw'okubeera ekyo omusajja kyaliva alirekanga kitaawe ne nnyina, ne yeegatta ku mukazi we; balifuuka omubiri gumu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Noolwekyo omusajja ky’anaavanga aleka kitaawe ne nnyina ne yeegatta ne mukazi we, ne bafuuka omubiri gumu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'olwekyo, omusajja ky'anaavanga aleka kitaawe ne nnyina, ne yeegatta ne mukazi we, ne bafuuka omubiri gumu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omusajja kyanaavanga aleka kitaawe ne nnyina, ne yeegatta ne mukazi we, ne baba omuntu omu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omusajja ky'anaavanga aleka kitaawe ne nnyina, ne yeetaba ne mukazi we: nabo banaabanga omubiri gumu.