Genesis 2:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kyokka ensulo yavanga mu ttaka n'efukirira ku nsi ku ngulu kwonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ensulo n’eva mu ttaka n’efukirira ensi yonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye amazzi gaavanga mu ttaka, ne gannyikiza ensi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye amazzi gaavanga mu ttaka, ne gannyikiza ensi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye olufu ne lulinnya okuva mu nsi, ne lutonnya amazzi ku nsi yonna.