Genesis 20:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'agamba Yiburayimu era nti: “Wagenderera ki okunkola kino?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era Abimereki n’agamba Ibulayimu nti, “Wali olowooza ki okukola ekintu kino?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abimereki n'agamba Ibulayimu nti, “Wagenderera ki okukola bw'otyo?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abimeleki n'ayongera okugamba Aburahamu nti: “Wagenderera ki okukola otyo?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abimereki n'agamba Ibulayimu nti Walaba kiki, ekyakukoza ekyo?