Genesis 20:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yiburayimu n'ayanukula nti: “Nalowooza nti: ‘Kya mazima mu kifo kino temuli kutya Katonda, bajja kunzita olw'okubeera mukazi wange.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ibulayimu n’addamu nti, “Nakikola kubanga nalowooza nti mu kifo kino temuliimu kutya Katonda n’akamu, era balinzita olwa mukazi wange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ibulayimu n'addamu nti, “Nnalowooza nti mu kifo kino temuli kutya Katonda; era nti bagenda kunzita olw'omukazi wange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Aburahamu n'addamu nti: “Nalowooza nti mu kifo kino, tewali kutya Katonda, era nti bagenda kunzita olwa mukazi wange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ibulayimu n'ayogera nti Kubanga nalowooza nti Mazima okutya Katonda tekuli mu kifo kino; nange balinzita olwa mukazi wange.