Genesis 20:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yiburayimu ne yeegayirira, Katonda n'awonya Abimeleki ne mukazi we n'abazaana be ne basobola okuddamu okuzaala,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Ibulayimu n’asabira Abimereki eri Katonda, ne Katonda n’awonya Abimereki era n’awonya ne mukazi we; n’abaweereza be abakazi ne balyoka bazaala abaana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ibulayimu n'asaba Katonda; Katonda n'awonya Abimereki, ne mukazi we, n'abazaana be; ne bazaala abaana;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Aburahamu n'asaba Katonda, Katonda n'awonya Abimeleki ne mukazi we n'abazaana be, ne basobola okuzaala abaana,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ibulayimu n'asaba Katonda: Katonda n'awonya Abimereki, ne mukazi we, n'a bazaana be; ne bazaala abaana.