Genesis 20:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
anti Omukama yali asibaze buli nda mu nnyumba ya Abimeleki olw'okubeera Saara muka Yiburayimu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga Mukama yali aggalidde embuto z’ab’omu nnyumba y’Abimereki olwa Saala mukazi wa Ibulayimu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga Mukama yali asibidde ddala embuto zonna ez'omu nnyumba ya Abimereki, olwa Saala mukazi wa Ibulayimu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga Mukama yali asibye embuto z'abakazi bonna mu maka ga Abimeleki, olwa Saara muka Aburahamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Mukama yali asibidde ddala embuto zonna ez'omu nnyumba ya Abimereki, alwa Saala mukazi wa Ibulayimu.