Genesis 20:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abimeleki yali tannamusemberera. N'agamba nti: “Ayi Mukama, n'eggwanga ettuufu onoolitta?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Abimereki yali tanneebaka naye, n’alyoka agamba nti, “Onotta abantu abataliiko musango.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Abimereki yali tanegatta ne Saala; n'ayogera nti, “Mukama, onotta eggwanga eritalina musango?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye Abimeleki yali tasembereranga Saara. Abimeleki n'agamba nti: “Mukama, onotta abantu abatalina musango?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era Abimereki yali nga tannamusemberera: n'ayogera nti Mukama, olitta eggwanga newakubadde nga ttuukirivu?