Genesis 20:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku makya bwe yagolokoka, Abimeleki n'ayita basajja be bonna n'ababuulira ebigambo ebyo byonna; ne batya nnyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Abimereki n’agolokoka mu makya ennyo n’ayita abakungu be bonna n’abategeeza ebintu bino byonna; abasajja ne batya nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abimereki n'agolokoka enkya mu makya, n'ayita abaddu be bonna, n'abategeeza ebyo byonna, ne batya nnyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abimeleki n'agolokoka enkya ku makya, n'ayita abaweereza be bonna, n'ababuulira ebyo byonna, ne batya nnyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abimereki n'agolokoka enkya mu makya, n'ayita abaddu be bonna, n'abuulira ebyo byonna mu matu gaabwe: abasajja tre batya nayo.