Genesis 21:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama n'agirira Saara ekisa, nga bwe yali agambye, n'akolera Saara kye yali amusuubizza;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Mukama n’akwatirwa Saala ekisa nga bwe yagamba Ibulayimu n’akola Saala nga bwe yasuubiza.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mukama n'atuukiriza byonna bye yasuubiza Saala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama n'awa Saara omukisa, nga bwe yali asuubizza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama n'ajjira Saala nga bwe yayogera, era Mukama n’akola Saala nga bwe yagamba.