Genesis 23:1 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Saara yawangaala n'atuuka ku myaka kikumi mu abiri mu musanvu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Saala yawangaala emyaka kikumi mu abiri mu musanvu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Saala yawangaala emyaka kikumi mu abiri mu musanvu (127),
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Saara yawangaala emyaka kikumi mu abiri mu musanvu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Saala n'awangaala emyaka kikumi mu abiri mu musanvu: egyo gye myaka Saala gye yawangaala.