Genesis 23:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yiburayimu n'avunnamira bannansi b'ensi eyo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Ibulayimu n’avuunama mu maaso gaabwe bonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ibulayimu n'avuunama mu maaso ga bannannyini nsi eyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Aburahamu n'avuunama mu maaso g'Abahiiti.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ibulayimu n'avuunama mu maaso g'abantu ab'omu nsi.