Genesis 23:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
nti bya Yiburayimu, Abakitti abaali bazze ku mulyango gw'ekibuga nga nabo balaba.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ibulayimu nga Abakiiti bonna abaafuluma mu mulyango gw’ekibuga balaba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
byanywezebwa eri Ibulayimu okuba obutaka bwe mu maaso g'abaana ba Keesi, mu maaso ga bonna abaayingira mu mulyango gw'ekibuga kye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abahiiti bonna abaali mu lukuŋŋaana ku mulyango gw'ekibuga, ne bakakasa nga bw'eri eya Aburahamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
byanywezebwa eri Ibulayimu okuba obutaka bwe mu maaso g'abaana ba Keesi, mu maaso ga bonna abaayingira mu mulyango gw'ekibuga kye.