Genesis 23:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yiburayimu yaleka wali omufu we, n'agenda agamba Abakitti nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oluvannyuma Ibulayimu n’ava awali omulambo gwe n’agenda eri Abakiiti n’abagamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ibulayimu n'ava awali omulambo, n'agenda eri abaana ba Keesi n'abagamba nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Aburahamu n'asituka n'ava awali omulambo gwa mukazi we, n'agenda eri Abahiiti, n'agamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ibulayimu n'agolokokai n'ava eri omulambo gwe, n'agamba abaana ba Keesi nti