Genesis 24:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nzuuno nnyimiridde okumpi n'oluzzi, abawala b'abatuuze b'omu kibuga kino bagenda okufuluma okukima amazzi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Laba nnyimiridde okumpi n’oluzzi, ne bawala b’abantu ab’omu kibuga bajja okusena amazzi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba, nnyimiridde ku luzzi; abaana abawala ab'omukibuga we bajja okusena amazzi;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Laba nnyimiridde wano ku luzzi, abawala b'omu kibuga we bajja okukima amazzi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, nnyimiridde ku nsulo z'amazzi; n'abaana abawala b'ab'omu kibuga bafuluma okusena amazzi: