Genesis 24:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yali muwala mulungi mu ndabika, mbeerera, nga mpaawo musajja yali amumanye. N'aserengeta ku luzzi, n'ajjuza ensuwa, n'ayambuka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuwala oyo yali mulungi okulabako nga muwala mbeerera, n’akka mu luzzi n’ajjuza ensuwa ye n’avaayo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'omuwala yali mulungi nnyo okulaba, omuwala omuto, so nga tewali musajja eyamumanya: n'aserengeta ku nsulo, n'ajjuza ensuwa ye, n'ayambuka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yali muwala mulungi nnyo mu ndabika, nga muto era nga mbeerera. N'aserengeta ku luzzi, n'ajjuza ensuwa ye, n'avaayo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'omuwala yali mulungi nnyo okulaba, omuwala omuto, so nga tewali musajja eyamumanya: n'aserengeta ku nsulo, n'ajjuza ensuwa ye, n'ayambuka.