Genesis 24:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'amubuuza nti: “Oli muwala wa ani? Mbuulira, mu nnyumba ya kitaawo waliwo ekifo we tuyinza okusula?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’amubuuza nti, “Oli muwala w’ani? Mu nnyumba ya kitaawo mulimu ekisenge mwe tuyinza okusuzibwa?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
n'ayogera nti, “Ggwe oli mwana w'ani? Mbuulira nkwegayiridde. Mu nnyumba ya kitaawo mulimu ebbanga ffe okusula omwo?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'agamba nti: “Nkwegayiridde mbuulira, oli muwala w'ani? Mu nnyumba ya kitaawo mulimu ekifo mw'ayinza okutusuza?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'ayogera nti Ggwe oli mwana w'ani? mbuulira, nkwegayiridde. Mu nnyumba ya kitaawo mulimu ebbanga ffe okusula omwo?