Genesis 24:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era n'amugamba nti: “Omuddo n'essubi tulina nkumu, era n'ekifo ky'okusulamu gye kiri.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’ayongerako nti, “Tulina omuddo omukalu n’emmere endala ebimala, era n’ekisenge eky’okusulamu tukirina.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era nate n'amugamba nti, “Tulina essubi era n'eby'okulya ebinaazimala, era n'ebbanga ery'okusulamu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Era n'amugamba nti: “Tulina essubi n'ebyokulya ebinaamala ensolo zo, era tulina n'ekifo eky'okusulamu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era nate n'amugamba nti Tulina essubi era n'ebyokulya ebinaazimala, era n'ebbanga ery'okusulamu