Genesis 24:38 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
wabula ogendanga ewa kitange, mu ŋŋanda zange, eyo gy'oliggyira mutabani wange omukazi.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wabula oligenda mu nnyumba ya kitange, mu bantu bange, n’owasiza mutabani wange omukazi okuva omwo.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye oligenda eri ennyumba ya kitange, n'eri baganda bange, owasize omwana wange omukazi.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye oligenda mu maka ga kitange, n'eri baganda bange, owasize omwana wange omukazi.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye oligenda eri ennyumba ya kitange, n'eri baganda bange, owasize omwana wange omukazi.