Genesis 24:39 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nabuuza mukama wange nti: ‘Omukazi bw'aligaana okujja nange biriba bitya?’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ne mbuuza mukama wange nti, ‘Omukazi bw’atalikkiriza kujja nange?’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne ŋŋamba mukama wange nti, ‘Mpozzi omukazi talikkiriza kujja nange.’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne ŋŋamba mukama wange nti: ‘Omukazi bw'atalikkiriza kujja nange?’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne ŋŋamba mukama wange nti Mpozzi omukazi talikkiriza kujja nange.