Genesis 24:4 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
wabula nti oligenda mu nsi yange, ne mu ŋŋanda zange, eyo gy'olifunira mutabani wange Yizaake omukazi.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
wabula ng’oligenda mu nsi yange mu bantu bange n’owasiza mutabani wange Isaaka omukazi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye ogendanga mu nsi gye nnazaalibwamu eri baganda bange, n'owasiza eyo omwana wange Isaaka omukazi.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ogendanga mu nsi gye nazaalibwamu, era mu baganda bange, n'owasiza omwana wange Yisaaka omukazi.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye oligenda mu nsi yange, era eri baganda bange, omuwasize omwana wange Isaaka omukazi.