Genesis 24:48 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne nvunnama ne nsinza Omukama nga ngulumiza Omukama Katonda wa mukama wange Yiburayimu, eyannambise mu lugendo okufuna muwala wa muganda wa mukama wange gwe mba ntwala abeere mukazi wa mutabani we.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ne nkutamya omutwe gwange ne nsinza Mukama ne muwa ekitiibwa, Katonda wa mukama wange Ibulayimu eyankulembera nannuŋŋamya mu lugendo lwange okuwasiriza mutabani wa mukama wange omukazi okuva mu bantu ba mukama wange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne nkutama, ne nsinza Mukama; ne nneebaza Mukama, Katonda wa mukama wange Ibulayimu, eyannuŋŋamya mu kkubo ettuufu, ne ndabira mutabani we omukazi mu baana ba muganda we.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne nkutama ne nsinza Mukama. Ne ntendereza Mukama Katonda wa mukama wange Aburahamu, eyannuŋŋamya mu kkubo ettuufu, ne ndabira omwana we omukazi mu baana ba muganda we.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne nkutama, ne nsinza Mukama, ne nneebaza Mukama, Katonda wa mukama wange Ibulayimu, eyannuŋŋamya mu kkubo lyeanyini okuwasiza omwana we omwana wa mwannyina mukama wange.