Genesis 24:52 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuweereza wa Yiburayimu bwe yawulira by'agambye, n'avunnamira Omukama ku ttaka,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuddu wa Ibulayimu bwe yawulira ebigambo byabwe n’avuunama wansi mu maaso ga Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo olwatuuka, omuddu wa Ibulayimu bwe yawulira ebigambo ebyo, n'avuunama n'asinza Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo omuweereza wa Aburahamu bwe yawulira ebigambo ebyo, n'avuunama ku ttaka, n'asinza Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo olwatuuka, omuddu wa Ibulayimu bwe yawuiira ebigambo ebyo, n'avuunama eri Mukama,