Genesis 24:58 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bayita Rebekka ne bamubuuza nti: “Oyagala okugenda n'omusajja ono?” Ye n'agamba nti: “Nzija kugenda.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bayita Lebbeeka, ne bamubuuza nti, “Onoogenda n’omusajja ono?” N’addamu nti, “Nnaagenda.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ne bayita Lebbeeka, ne bamubuuza nti, “Onoogenda n'omusajja ono?” N'addamu nti, “Nnaagenda.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bayita Rebbeeka, ne bamubuuza nti: “Onoogenda n'omusajja ono?” N'addamu nti: “Nnaagenda.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne ayita Lebbeeka, ne bamugamba Onoogenda n'omusajja ono? N'ayogera nti Nnaagenda.