Genesis 24:59 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne basiibula Rebekka mwannyinaabwe n'omujjanjabi we n'omuweereza wa Yiburayimu ne basajja be,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ne basiibula Lebbeeka mwannyinaabwe, n’omuweereza we omuwala, n’omuweereza wa Ibulayimu omusajja awamu n’abasajja be.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne basiibula Lebbeeka mwannyinaabwe, n'omulezi we, n'omuddu wa Ibulayimu, n'abasajja be yajja nabo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ne basiibula Rebbeeka mwannyinaabwe n'eyali omulezi we, n'omuweereza wa Aburahamu, n'abasajja be.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne basiibula Lebbeeka mwannyinaabwe, n'omulenzi we, n'omuddu wa Ibulayimu, n'abasajja be.