Genesis 24:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yiburayimu n'amugamba nti: “Wekkaanye, togezanga n'ozza eyo mutabani wange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ibulayimu n’addamu nti, “Togezanga n’ozzaayo mutabani wange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ibulayimu n'amugamba nti, “Tozzangayo mwana wange n'akatono.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Aburahamu n'agamba nti: “Togezanga n'ozzaayo omwana wange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ibulayimu n'amugamba nti Tozzangayo mwana wange n'akatono.