Genesis 24:62 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yizaake yali ava e Beeri-Lakayiroyi, kubanga yali abeera mu nsi y'e Negevu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olwo Isaaka yali ng’avudde e Beerirakayiroyi ng’ali mu Negevu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Isaaka yali avudde e Beerirakairoi, n'atuula mu bukiikaddyo obwa Kanani.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yisaaka n'ajja ng'ava mu Beerulakayirooyi, n'abeera mu nsi ey'ebukiikaddyo obwa Kanaani.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Isaaka najja ng’ava mu kkubo ery’e Beerirakairoi: kubanga yali atuula mu nsi ey’obukiika obwa ddyo.