Genesis 24:64 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne Rebekka n'alaba Yizaake, n'ava ku ŋŋamiya n'akka,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne Lebbeeka n’ayimusa amaaso ge. Bwe yalengera Isaaka n’ava ku ŋŋamira,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Lebbeeka bwe yayimusa amaaso, n'alengera Isaaka, n'ava ku ŋŋamira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Rebbeeka bwe yayimusa amaaso ge, n'alengera Yisaaka, n'ava ku ŋŋamiya,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Lebbeeka n'ayimusa amaaso ge, era bwe yalaba Isaaka, n'ava kuŋŋamira.