Genesis 24:66 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omuweereza n'anyumiza Yizaake byonna bye yali akoze.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo omuddu n’ategeeza Isaaka byonna nga bwe byagenda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omuddu n'abuulira Isaaka byonna bye yakola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omuweereza n'ategeeza Yisaaka byonna bye yakola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omuddu n’abuulira Isaaka byonna bye yakola