Genesis 25:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
gye yagula ku Bakitti. Eyo gye yaziikibwa ne mukazi we Saara.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ennimiro Ibulayimu gye yagula ku Bakiiti. Omwo Ibulayimu mwe yaziikibwa awali Saala mukazi we.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
olusuku olwo abaana ba Keesi lwe baaguza Ibulayimu okuziikamu Saala mukazi we; era naye mwe baamuziika.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eyo ye nnimiro, Aburahamu gye yagula ku Bahiiti. Omwo Aburahamu mwe yaziikibwa, ne mukazi we Saara.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
olusuku abaana ba Keesi lwe baaguza Ibulayimu: Ibulayimu mwe baamuziika omwo ne Saala mukazi we.