Genesis 25:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Era gano ge mannya ga batabani ba Yisimayeli bwe baddiriŋŋana mu buzaale: Nebayoti omuggulanda wa Yisimayeli, Edari, Adubeeli, Mibusamu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Gano ge mannya gaabwe nga bwe baddiŋŋanwako: Nebayoosi, omubereberye wa Isimayiri, ne Kedali, ne Adubeeri, ne Mibusamu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
omubereberye we ye Nebayoosi, ne kuddako Kedali, Adubeeri, Mibusamu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
yazaala abaana bano, amannya gaabwe nga galiraanyizibwa nga bwe baagenda baddiŋŋanako mu kuzaalibwa kwabwe. Nebayooti ne Kedari, ne Adubeeli ne Mibusaamu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
n'abaana ba Isimarei, amannya gaabwe nga bwe gaali, nga bwe baazaalibwa, amannya gaabwe ge gano: omubereberye wa Isimaeri, Nebayoosi; ne Kedali, ne Adubeeri, ne Mibusamu,