Genesis 25:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kino kye kifaayo kya Yizaake mutabani wa Yiburayimu: Yiburayimu yazaala Yizaake.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bino bye bifa ku b’olulyo lwa Isaaka, mutabani wa Ibulayimu. Ibulayimu yazaala Isaaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bano be baana ba Isaaka, omwana wa Ibulayimu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Lino lye zzadde lya Yisaaka omwana wa Aburahamu:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'okuzaala kwa Isaaka, omwa-i na wa Ibulayimu, kwe kuno: Ibulayimu yazaala Isaaka: