Genesis 25:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yokutani yazaala Saba ne Dedani. Batabani ba Dedani be Bassuri, Abaletusi, n'Abalewummi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yokusaani n’azaala Seeba ne Dedani. Dedani n’azaala Asulimu, ne Letusimu ne Leumimu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yokusaani n'azaala Seeba, ne Dedani. N'abaana ba Dedani abasajja baali Asulimu, Letusimu, ne Lewumimu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yokusaani n'azaala Seba ne Dedani. Abaana ba Dedani be bano: Assurimu ne Letusimu ne Lewummimu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yokusaani n'azaala Seeba, ne Dedani. N'abaana ba Dedani abasajja baali Asulimu, ne Letusimu, ne Leumimu.