Genesis 25:32 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ezawu n'ayanukula nti: “Wuuno nfa; obukulu obw'obuggulanda bunangasa ki?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Esawu n’agamba nti, “Laba Ndikumpi n’okufa, obukulu bungasa ki?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Esawu n'ayogera nti, “Laba, mbulako katono okufa; n'eby'obukulu biringasa bitya?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Esawu n'agamba nti: “Nzuuno mbulako katono okufa. Obukulu bulingasa ki?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Esawu n'ayogera nti Laba, mbulako katono iokufa: n'eby'obukulu biringasa bitya?