Genesis 25:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani ba Midiyaani: Efa, Eferi, Kanoki, Abida ne Eludawa. Bonna abo bazzukulu ba Ketura.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Batabani ba Midiyaani baali Efa, ne Eferi, ne Kanoki, ne Abida ne Eruda. Abo bonna be baana n’abazzukulu ba Ketula.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abaana ba Midiyaani abasajja baali: Efa, Eferi, Kanoki, Abida, ne Eruda. Abo bonna bazzukulu ba Ketula.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abaana ba Midiyaani be bano: Efa, ne Eferi, ne Hanoki ne Abida ne Eluda. Abo bonna bazzukulu ba Ketura.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abaana ba Midiyaani abasajja; Efa, ne Eferi, ne Kanoki, ne Abida, ne Erudaa. Abo bonna baana ba Ketula.